Tiyagaasi anyoose eJinja mubaggyayo empapula

Poliisi e Jinja ekedde kukuba mukka gubalagala, okugumbulula bannakisinde ki People power ababadde bakedde okukunganira mu maka gw’omubaka wa Jinja East Paul Mwiru e Walukuba. Omukungu wa People Power Samuel Lubega Mukaaku ategezeza nti abadde asindikiddwa bakamaabe okukunganya empapula z’abaagala okwesimbirawo ku kaadi y’ekisinde ekyo mu bitundu bya Busoga byonna.

Read More
From: Next Media Uganda

Back to Home