Ekibiina ki National Unity Plaform kiyungudde ekibinja ky’abavubuka abagenda okukola

Ekibiina ki National Unity Plaform wansi wa People Power, kiyungudde ekibinja ky’abavubuka abagenda okukola omulimu gw’okusaggulira ekibiina obuwagizi mu kalulu akabindabinda. Bano bagenda kutandikira mu kalulu k’abavuguka, abakyala n’ekifo ebirala, akasuubirwa okutandika omwezi ogujja. Omukulembeze w’ekibiina kino Robert Kyagulanyi alabudde abavubuka abali mu kisinde kino okwesiba bbiri nga bayingira olwokaano lw’akalulu. Kayonga Paul, abadde Kamwokya.

Read More
From: Next Media Uganda

Back to Home