DP ewagidde nnyo Bobi Wine, Kyewakoze kirungi naye werinde amalindirizi

Ekibiina ki DP kyanirizza pulezidenti w’ekibiina ekiggya ki National unity platform Robert Kyagulanyi Ssentamu mu kisaawe ky’obukulembeze, kyokka ne bamulabula ku bantu abalindiridde okumulumbagana n’okulwanyisa obukulembezebwe. Amyuka pulezidenti wa DP Mukasa Mbidde agambye ekyakoleddwa Kyagulanyi kirungi kubanga kigenda kumuyamba okumanya bannakigwanyizi n’abawagizibe songa kyakuyamba n’ebiina ebirala okwetereeza n’abantu baabyo.

Read More
From: Next Media Uganda

Back to Home