Ab’e Mityana beegugunze lwa bubenje

Abantu 5 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Mityana okudda e Mubende. Akabenje kano kabaddewo mu kiro ekikeesezza olwa leero, mu kabuga k’e Naama. Kino nno kijje abatuuze mu kitundu ekyo mu mbeera, ne baziba oluguudo nga baagala bekikwatako babateeremu humps.

Read More
From: Next Media Uganda

Back to Home