Abasajja tewali yabagobye, Byabakama ayogedde kubya Rwakoojo ne Taremwa

Ssentebe w’akakiiko keby’okulonda Simon Byabakama asambazze ebibadde bifulumizibwa mu mawulire nti abakungu b’akakiiko k’akulembera okuli n’abadde omuwandiisi w’ako Sam Rwakoojo baagobeddwa bugobwa. Byabakama agamba nti bano baasabye bawummule olw’ensonga zaabwe ez’enjawulo era nabo kyebakkirizza ng’akakiiko.

Read More
From: Next Media Uganda

Back to Home