Aba Master Card Foundation baakutendeka abavubuka

Abavubuka baakuganyulwa mu nteekateeka ewomeddwamu omutwe ekitongole ki MasterCard foundation, ng’eno eteereddwamu obukadde bwa Ddoola z’america ebikumi 200. Bano bagenda kutendekebwa mu by’ekikugu, wamu n’okuweebwa amagezi ku ngeri gyebasobola okwongera omutindo ku bintu byebakola. Mu ngeri ey’enjawulo, abavubuka abali mu kisaawe eky’eby’obulimi bagenda kuweebwa enkizo mu nteekateeka eno. Nabakooza Lydia yalina ebisngawo.

Read More
From: Next Media Uganda

Back to Home